{"id":524,"date":"2026-08-25T09:13:05","date_gmt":"2026-08-25T09:13:05","guid":{"rendered":"https:\/\/essazascandinavia.com\/?p=524"},"modified":"2026-08-25T09:13:05","modified_gmt":"2026-08-25T09:13:05","slug":"katikkiro-asibiridde-meeya-balimwezo-entanda","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/2026\/08\/25\/katikkiro-asibiridde-meeya-balimwezo-entanda\/","title":{"rendered":"Katikkiro asibiridde Meeya Balimwezo entanda"},"content":{"rendered":"<p class=\"wp-block-paragraph\">Bya Pauline Nanyonjo<\/p>\n<p class=\"wp-block-paragraph\">Mmengo-Kyaddondo<\/p>\n<p class=\"wp-block-paragraph\">Katikkiro Charles Peter Mayiga asibiridde Meeya wa Kampala omuggya Ssaalongo Ronald Balimwezo entanda kwanasobola okutambuliza obukulembeze bwe mu kisanja kino asobole okumalako nga muwanguzi, nga bino bibadde mu nsisinkano yaabwe ku Bulange e Mmengo.<\/p>\n<p class=\"wp-block-paragraph\">Oweek Mayiga, Balimwezo amukuutidde okutandika n\u2019emirimu emitonotono mu woofiisi kyokka nga bwalubirira okukola eminene.<\/p>\n<p class=\"wp-block-paragraph\">\u201cBwoba oyagala okukola ebinene sooka okole ebitono naye obikole bulungi kuba tosobola kukola binene nga ebitono byakulema, yadde ebiveera n\u2019ebitulema okuggya mu Kampala, kuba ebya bbaasi bya sente nnyingi naye tusobola okufuna enkola eggyawo ebiveera mu Kampala\u201d Katikkiro Mayiga.<\/p>\n<p class=\"wp-block-paragraph\">Katikkiro asabye meeya Balimwezo ne bakola nabo okukola emirimu nga beterekera eranga abalowooza ku muntu asooka nga bewala engeri n\u2019enkola y\u2019okubabuzaabuza nga bava ku mulamwa gw\u2019okuwakanya enteekateeka za gavumenti kale nga balubirira bulungi bwabwe n\u2019emirimu gyabwe.<\/p>\n<p class=\"wp-block-paragraph\">Kamalabyonna alaalise meeya Balimwezo nti tatya kukola mirimu olw\u2019akalulu kuba bw\u2019anakola obulungi abantu bajja kulaba era akalulu bajja kamuwa nga ekiseera kituuse.<\/p>\n<p>Ye Meeya Ronald Balimwezo yeyamye nti wakutambula n\u2019Obwakabaka kuba bulina okwolesebwa kwekumu nga okukwe okukulaakulanya abantu ba Uganda.<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>Bya Pauline Nanyonjo Mmengo-Kyaddondo Katikkiro Charles Peter Mayiga asibiridde Meeya wa Kampala omuggya Ssaalongo Ronald Balimwezo entanda kwanasobola okutambuliza obukulembeze bwe mu kisanja kino asobole okumalako nga muwanguzi, nga bino &hellip; <a href=\"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/2026\/08\/25\/katikkiro-asibiridde-meeya-balimwezo-entanda\/\" class=\"more-link\">Read More<\/a><\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":525,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[15],"tags":[],"class_list":["post-524","post","type-post","status-publish","format-standard","has-post-thumbnail","hentry","category-local-news","entry"],"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/524","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=524"}],"version-history":[{"count":1,"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/524\/revisions"}],"predecessor-version":[{"id":526,"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/524\/revisions\/526"}],"wp:featuredmedia":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/media\/525"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=524"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=524"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/essazascandinavia.com\/index.php\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=524"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}