Scandinavia News
Buganda News

Sports News

Latest News in details
Emisinde gy’okumaliriza ennyumba y’obulabirizi bw’ennamirembe gijjumbiddwa
a Kalumba Arthur Kasubi – Kyaddondo Obulabirizi bw’e Namirembe bwetabye mu misinde mubuna byalo, egitegekeddwa okusonda ensimbi okumaliriza omulimo gw’okuzimba amaka g’omulabirizi w’obulabirizi bw’e Namirembe amatongole. Omuddusi omukulu owa kilomita … Read More
Buganda Royal Institute Ewangudde Emizannyo gy’Ebitongole 2025
a Miiro Shafik Mmengo – Kyaddondo Buli mwaka ebitongole by’Obwakabaka bwa Buganda bivuganya mu emizannyo okuli omweso, ludo, omupiira ogw’okubaka n’ogwebigere, volleyball, emisinde, okusika omuguwa, n’emirala, era n’omwaka guno emizannyo … Read More
Obukulembeze bw’abaliko obulemu mu Mawokota butongozeddwa
a Francesca Naluwugge Butoolo – Mawokota Minisita w’ekikula ky’abantu mu Buganda Owek. Hajjat Mariam Nkalubo Mayanja atongozza obukulembeze bw’abaliko obulemu mu Mawokota bw’abadde ku mbuga y’essaza Mawokota e Butoolo. Owek. … Read More
Ebibadde mu Nsisinkano ya Katikkiro Mayiga n’Abataka Abakulu b’Obusolya
a Miiro Shafik Mmengo – Bulange Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye Abataka Abakulu b’Obusolya ne ba Katikkiro baabwe mu nsisinkano yaabwe eya buli mwaka etudde mu Bulange e Mmengo. Katikkiro … Read More



















